Casserole y’amatooke ne kkabichi

Ebirungo:
Kabichi emu eya sayizi eya wakati
3 lb z’amatooke
obutungulu 1 obwa wakati
ekikopo ky’amata 2/3
1 shallot
shredded mozzarella oba cheddar cheese
coconut oil okufumba
omunnyo ne black pepper
Nsaba omanye, 1/3 ya kkabichi etabuddwa wamu mu bitooke olwo ebisigadde biba bya layers. Ku ssowaani, ojja kwawulamu kkabichi mu layers 2...Ate ku matooke kakasa nti otwala ekitundu ku layeri esooka ate ku layeri esembayo ekitundu ekirala.
Preheat oven okutuuka ku 400F , nga byonna bitabuddwa mu ssowaani. Kiteeke mu oven ofumbe okumala edakiika 15-20 okutuusa waggulu lwe lufuuse zaabu.
Bon appétit :)